send link to app

Ekitabo Ekitukuvu


4.2 ( 5792 ratings )
참고 교육
개발자: Digital.Bible
비어 있는

Baibuli eno Ekitabo Ekitukuvu Ekiyitibwa Baibuli - Luganda Bible 1968 Edition, ekoleddwa nga Baibuli enyangu eyo mu nsawo. Kino kigendereddwa okukusobozesa okussa essira ku kigambo kya Katonda awatali kikutataganya. Okubikkula n’okunonya mu Bayibuli kikoleddwa nga kyangu okukozesa nga mulimu omuganyulo gw’okugikozesa n’okugisoma newankubadde omutimbagano guba teguliko.

Ebirimu:
-Okukozesa awatali mutimbagano
-Okuwuliriza eddobozi
-Okunnonya ebitundu n’ebigambo ebikulu
-Ebinyonyola ebiri wansi ku lupapula/Enyiriri ez’enjawulo
-Engeri enyangu gy’obikkula essula n’olunyiriri lw’oyagala
-Okubikkula amangu Baibuli ez’enjawulo

Bible Society of Uganda yerina obwananyini